Olukiiko Lwa Kasolya (Parliament)

olukiiko lwa kasolya-parliament
Lwe lukiiko olwo kusatu mu kika nga lutulamu ababaka ba bajajja ffe abamasiga na ba ssabalangira kasolo, no mubaka wa Kajoba, Abamasaza,ne ba sentebe bo Bukiiko obufuzi. Lutula Emilundi ebiri buli mwezi nga lukulirwa omukubiriza (Speaker).
 Lukiiko mwe banjulira Enyimbe ne nsonga endala zonna mu kika ezikwata kunkulakulana. Luno olukiko lutulamu na bazzukulu yadde nga tebakuba kalulu.

Banno be bamu ku balutulamu.
  • Omukubiriza (speaker)
  • Olukiiko olufuzi (Executive)
  • Ababaka Ba Essiga lya Nagaya Ebuleza (3)
  • Ababaka Ba Essiga lya magunda Elwanga (3)
  • Ababaka Ba Essiga lya Ssempala Sejjala Ebulamba (3)
  • Ababaka Ba Omutuba Gwa Ssabalangira kasolo Ebakka (3) Omubaka Wa Nagaya (1)
  • Omubaka wa magunda (1)
  • Omubaka wa Ssempala (1)
  • Omubaka wa Ssabalangira Kasolo (1)
  • Omubaka wa kajoba Ebuwungu (1)
  • Ababaka ba Jajja Walusimbi (3)
  • Ababaka Ba Walusimbi mu Masaza (18)
  • Ababaka ba walusimbi Wabweru wa Uganda.
  • Ababaka ba walusimbi Wabweru wa Buganda.
  • Ba Ssentebe ba Obukiiko Obukozi (9)